Ekyamateeka 32:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Obusungu bwange bukoleezezza omuliro+Ogujja okwaka okutuukira ddala wansi emagombe,*+Gujja kwokya ensi n’ebigirikoGujja kwokya emisingi gy’ensozi. Zabbuli 110:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Yakuwa aliba ku mukono gwo ogwa ddyo;+Alisaanyaawo bakabaka ku lunaku olw’obusungu bwe.+ Malaki 4:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 “Laba! olunaku lujja, olwokya ng’ekyoto mwe basaanuusiza ebyuma,+ era abo bonna abeetulinkiriza n’abo bonna abakola ebintu ebibi baliba ng’ebisubi. Olunaku olujja lulibasaanyaawo era terulibalekerawo mulandira wadde ettabi,” Yakuwa ow’eggye bw’agamba.
22 Obusungu bwange bukoleezezza omuliro+Ogujja okwaka okutuukira ddala wansi emagombe,*+Gujja kwokya ensi n’ebigirikoGujja kwokya emisingi gy’ensozi.
4 “Laba! olunaku lujja, olwokya ng’ekyoto mwe basaanuusiza ebyuma,+ era abo bonna abeetulinkiriza n’abo bonna abakola ebintu ebibi baliba ng’ebisubi. Olunaku olujja lulibasaanyaawo era terulibalekerawo mulandira wadde ettabi,” Yakuwa ow’eggye bw’agamba.