13 Amatabi go nnimiro ya nkomamawanga,
Omuli ebibala ebirungi ennyo, ebimera bya koferi n’ebimera bya nerada,
14 Ebimera ebiwunya akaloosa,+
N’emiti gy’obubaani obweru egya buli ngeri, miira ne alowe,+
N’eby’akaloosa byonna ebisingirayo ddala obulungi.+