1 Bassekabaka 10:28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Embalaasi za Sulemaani zaggibwanga Misiri, era abasuubuzi ba kabaka baagulanga magana.*+ 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 1:16, 17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Embalaasi za Sulemaani zaggibwanga Misiri,+ era abasuubuzi ba kabaka baagulanga magana.*+ 17 Eggaali limu baaligulanga e Misiri ebitundu bya ffeeza 600, ate embalaasi emu baagigulanga ebitundu bya ffeeza 150; oluvannyuma baabiguzanga bakabaka bonna ab’Abakiiti n’aba Busuuli. Oluyimba lwa Sulemaani 6:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 “Omwagalwa wange,+ olabika bulungi nga Tiruza,*+Olabika bulungi nga Yerusaalemi,+Owuniikiriza ng’amagye ageetoolodde bbendera zaago.+
16 Embalaasi za Sulemaani zaggibwanga Misiri,+ era abasuubuzi ba kabaka baagulanga magana.*+ 17 Eggaali limu baaligulanga e Misiri ebitundu bya ffeeza 600, ate embalaasi emu baagigulanga ebitundu bya ffeeza 150; oluvannyuma baabiguzanga bakabaka bonna ab’Abakiiti n’aba Busuuli.
4 “Omwagalwa wange,+ olabika bulungi nga Tiruza,*+Olabika bulungi nga Yerusaalemi,+Owuniikiriza ng’amagye ageetoolodde bbendera zaago.+