-
Okuva 14:3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 Awo Falaawo ajja kwogera ku Bayisirayiri nti, ‘Babungeeta mu nsi olw’okuba basobeddwa. Eddungu libazingizza.’
-
-
Okuva 14:9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 Abamisiri baawondera Abayisirayiri+ n’amagaali ga Falaawo gonna, n’abasirikale be abeebagala embalaasi, n’eggye lye, ne batuuka okumpi ne we baali basiisidde okuliraana ennyanja, okumpi n’e Pikakirosi mu maaso ga Bbaali-zefoni.
-