LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 25:17
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 Awo ne nzigya ekikopo mu mukono gwa Yakuwa ne nnywesa amawanga gonna Yakuwa gye yantuma,+

  • Yeremiya 25:19
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 oluvannyuma nnanywesa Falaawo kabaka wa Misiri n’abaweereza be, abaami be, n’abantu be bonna,+

  • Ezeekyeri 29:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 2 “Omwana w’omuntu, amaaso go goolekeze Falaawo kabaka wa Misiri olangirire ebinaamutuukako, n’ebinaatuuka ku Misiri yonna.+

  • Yoweeri 3:19
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 Naye Misiri erifuuka matongo,+

      Ne Edomu erifuuka ddungu era matongo,+

      Olw’ebikolwa eby’obukambwe ebyakolebwa ku bantu ba Yuda;+

      Baayiwa omusaayi ogutaliiko musango mu nsi ya Yuda.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share