12 Nja kuyita mu nsi ya Misiri mu kiro ekyo nzite buli mubereberye mu nsi ya Misiri, okuva ku muntu okutuuka ku nsolo;+ era bakatonda b’e Misiri+ bonna nja kubabonereza. Nze Yakuwa.
12 Nja kukuma omuliro ku nnyumba* za bakatonda b’e Misiri,+ era ajja kuzookya abatwale mu buwambe. Ajja kwambala ensi ya Misiri ng’omusumba bw’ayambala ekyambalo kye, era ajja kuvaayo mirembe.*