Isaaya 19:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Abaami ba Zowani+ basirusiru. Abawi b’amagezi aba Falaawo abasingayo okuba abagezi bawa magezi ga busirusiru.+ Muyinza mutya okugamba Falaawo nti: “Ndi muzzukulu w’ab’amagezi,Muzzukulu wa bakabaka ab’edda”? Isaaya 19:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Abaami ba Zowani bakoze eby’obusirusiru;Abaami ba Noofu*+ balimbiddwalimbiddwa;Abakulu b’ebika bye bawabizza Misiri.
11 Abaami ba Zowani+ basirusiru. Abawi b’amagezi aba Falaawo abasingayo okuba abagezi bawa magezi ga busirusiru.+ Muyinza mutya okugamba Falaawo nti: “Ndi muzzukulu w’ab’amagezi,Muzzukulu wa bakabaka ab’edda”?
13 Abaami ba Zowani bakoze eby’obusirusiru;Abaami ba Noofu*+ balimbiddwalimbiddwa;Abakulu b’ebika bye bawabizza Misiri.