-
Okubikkulirwa 18:23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
23 Ekitangaala ky’ettaala tekiriddamu kwaka mu ggwe, n’eddoboozi ly’omugole omukazi n’omugole omusajja teririwulirwa mu ggwe nate; kubanga abasuubuzi bo be baali abakungu ab’omu nsi, era amawanga gonna gaabuzaabuzibwa olw’ebikolwa byo eby’obusamize.+
-