Ezeekyeri 30:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Nja kukaliza obugga obuva ku Kiyira,+ era ensi nja kugiwaayo* mu mikono gy’abantu ababi. Nja kukozesa abagwira okufuula ensi eyo amatongo n’okwonoona byonna ebigirimu.+ Nze Yakuwa nze nkyogedde.’ Zekkaliya 10:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Aliyita mu nnyanja n’agitabangula;Era alikuba amayengo g’ennyanja;+N’obuziba bwonna obwa Kiyira bulikalira. Amalala ga Bwasuli galikkakkanyizibwa,Ne ddamula ya Misiri erivaawo.+
12 Nja kukaliza obugga obuva ku Kiyira,+ era ensi nja kugiwaayo* mu mikono gy’abantu ababi. Nja kukozesa abagwira okufuula ensi eyo amatongo n’okwonoona byonna ebigirimu.+ Nze Yakuwa nze nkyogedde.’
11 Aliyita mu nnyanja n’agitabangula;Era alikuba amayengo g’ennyanja;+N’obuziba bwonna obwa Kiyira bulikalira. Amalala ga Bwasuli galikkakkanyizibwa,Ne ddamula ya Misiri erivaawo.+