-
Okuva 9:25Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
25 Omuzira gwakuba buli kimu ekyali ku ttale mu nsi yonna eya Misiri; gwakuba abantu n’ensolo, era ne gukuba ebimera byonna, n’emiti gyonna egy’oku ttale.+
-
-
Okuva 9:31Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
31 Ebigoogwa ne ssayiri byayonoonebwa nnyo kubanga ssayiri yali atuuse okukungulwa ate ebigoogwa byali bimulisizza.
-
-
Engero 7:16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 Ekitanda kyange nkyazeeko essuuka ennungi,
Eza langi ez’enjawulo eza kitaani ava e Misiri.+
-