Zabbuli 78:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Yakola ebyewuunyisa nga bajjajjaabwe balaba,+Mu nsi ya Misiri, mu kitundu ky’e Zowani.+ Ezeekyeri 30:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Pasuloosi+ nja kukifuula matongo, nkume omuliro mu Zowani, n’ekibuga No*+ nkibonereze.