-
Olubereberye 41:8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Naye ku makya Falaawo yali mweraliikirivu. Bw’atyo n’atumya bakabona bonna ab’omu Misiri abaakolanga eby’obufumu n’abagezigezi baamu bonna n’ababuulira ebirooto bye. Naye tewaali n’omu yali ayinza kubuulira Falaawo makulu gaabyo.
-
-
1 Bassekabaka 4:30Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
30 Amagezi ga Sulemaani gaasukkuluma ku g’abantu bonna ab’Ebuvanjuba era n’Abamisiri.+
-