Yeremiya 46:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 “Mukirangirire mu Misiri, mukirangirire mu Migudooli.+ Mukirangirire mu Noofu* ne mu Tapanesi.+ Mugambe nti, ‘Muyimirire mu bifo byammwe mweteeketeeke,Kubanga ekitala kijja kulya wonna wonna okukwetooloola. Ezeekyeri 30:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 “Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: ‘Nja kuzikiriza ebifaananyi ebyenyinyaza* awamu ne bakatonda abatalina mugaso ab’omu Noofu.*+ Ensi ya Misiri tejja kuddamu kuba na mwami Mumisiri, era nja kugireetamu entiisa.+
14 “Mukirangirire mu Misiri, mukirangirire mu Migudooli.+ Mukirangirire mu Noofu* ne mu Tapanesi.+ Mugambe nti, ‘Muyimirire mu bifo byammwe mweteeketeeke,Kubanga ekitala kijja kulya wonna wonna okukwetooloola.
13 “Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: ‘Nja kuzikiriza ebifaananyi ebyenyinyaza* awamu ne bakatonda abatalina mugaso ab’omu Noofu.*+ Ensi ya Misiri tejja kuddamu kuba na mwami Mumisiri, era nja kugireetamu entiisa.+