Isaaya 19:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Obubaka obukwata ku Misiri:+ Laba! Yakuwa yeebagadde ekire ekidduka ennyo era agenda Misiri. Bakatonda ba Misiri abatalina mugaso balikankanira mu maaso ge,+N’omutima gwa Misiri gulisaanuuka. Yeremiya 46:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Bino bye bigambo Yakuwa bye yagamba nnabbi Yeremiya ebikwata ku kujja kwa Kabaka Nebukadduneeza* owa Babulooni okulumba ensi ya Misiri:+
19 Obubaka obukwata ku Misiri:+ Laba! Yakuwa yeebagadde ekire ekidduka ennyo era agenda Misiri. Bakatonda ba Misiri abatalina mugaso balikankanira mu maaso ge,+N’omutima gwa Misiri gulisaanuuka.
13 Bino bye bigambo Yakuwa bye yagamba nnabbi Yeremiya ebikwata ku kujja kwa Kabaka Nebukadduneeza* owa Babulooni okulumba ensi ya Misiri:+