LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 11:16
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 16 Walibaawo oluguudo olunene+ oluva e Bwasuli abantu be abalisigalawo mwe baliyita,+

      Nga bwe waaliwo olwo Isirayiri mwe yayita ku lunaku lwe yava mu nsi ya Misiri.

  • Isaaya 35:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  8 Eribaayo oluguudo olunene,+

      Era luliyitibwa Ekkubo ery’Obutukuvu.

      Atali mulongoofu taliritambuliramu.+

      Oyo yekka atambulira mu kkubo y’aliritambuliramu;

      Tewali musirusiru aliritambuliramu.

  • Isaaya 40:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  3 Eddoboozi ery’omwanguka ery’oyo ayogerera mu ddungu ligamba nti:

      “Mwerule* ekkubo lya Yakuwa!+

      Mukolere Katonda waffe oluguudo olutereevu+ oluyita mu ddungu.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share