-
Zabbuli 115:12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 Yakuwa atujjukira era ajja kutuwa emikisa,
Ajja kuwa ennyumba ya Isirayiri emikisa;+
Ajja kuwa ennyumba ya Alooni emikisa.
-
-
Isaaya 61:9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
Abo bonna abalibalaba balitegeera
Nti lye zzadde Yakuwa lye yawa omukisa.”+
-