LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Bassekabaka 25:9, 10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 Yayokya ennyumba ya Yakuwa,+ ennyumba ya* kabaka,+ n’amayumba gonna ag’omu Yerusaalemi;+ yayokya n’amayumba ag’abantu bonna ab’ebitiibwa.+ 10 Eggye ly’Abakaludaaya lyonna eryali n’omukulu w’abakuumi lyamenya bbugwe wa Yerusaalemi.+

  • Yeremiya 52:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 7 Awo bbugwe w’ekibuga n’akubibwamu ekituli; Abakaludaaya bwe baali nga bazingizza ekibuga, abasirikale bonna baakiddukamu ekiro nga bayita mu mulyango ogwali wakati w’ebisenge ebibiri okumpi n’ennimiro ya kabaka; baakwata ekkubo erigenda mu Alaba.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share