-
Nekkemiya 3:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Saluni mutabani wa Kolukoze, omwami w’eggombolola ly’e Mizupa,+ ye yaddaabiriza Omulyango ogw’Oluzzi;+ yaguzimba n’agussaako akasolya era n’aguteekamu enzigi, n’assaako ebinyolo n’ebisiba; era yaddaabiriza ne bbugwe w’oku Kidiba kya Seera*+ ekiriraanye Ennimiro ya Kabaka,+ okutuuka ku Madaala+ agaserengeta okuva mu Kibuga kya Dawudi.+
-