LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Eby’Abaleevi 26:31
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 31 Nja kuzikiriza ebibuga byammwe+ era ebifo byammwe ebitukuvu nja kubifuula matongo, era sijja kuwunyiriza vvumbe ddungi* erya ssaddaaka zammwe.

  • Isaaya 1:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 “Ssaddaaka zammwe ennyingi zingasa ki?”+ Yakuwa bw’agamba.

      “Nneetamiddwa ebiweebwayo byammwe ebyokebwa eby’endiga+ ennume n’amasavu g’ensolo eziriisiddwa obulungi,+

      Sisanyukira musaayi+ gw’ente ento ennume+ n’ogw’endiga ento n’ogw’embuzi.+

  • Yeremiya 15:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Awo Yakuwa n’aŋŋamba nti: “Musa ne Samwiri ne bwe bandibadde nga bayimiridde mu maaso gange,+ sandisaasidde bantu bano. Bagobe mu maaso gange bagende.

  • Ezeekyeri 24:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 “‘Ebikolwa byo eby’obugwenyufu byakufuula atali mulongoofu.+ Nnagezaako okukulongoosa naye wali tosobola kulongooka. Tojja kulongooka okutuusa obusungu bwe nkulinako lwe bunakkakkana.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share