Danyeri 4:37 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 37 “Kaakano nze Nebukadduneeza, ntendereza Kabaka w’eggulu,+ mmugulumiza, era mmuwa ekitiibwa, kubanga byonna by’akola bituufu, era amakubo ge ga bwenkanya,+ era kubanga asobola okutoowaza ab’amalala.”+ Yakobo 4:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Kyokka ekisa eky’ensusso Katonda ky’alaga kye kisinga. N’olwekyo ekyawandiikibwa kigamba nti: “Katonda aziyiza ab’amalala,+ naye abeetoowaze abalaga ekisa eky’ensusso.”+
37 “Kaakano nze Nebukadduneeza, ntendereza Kabaka w’eggulu,+ mmugulumiza, era mmuwa ekitiibwa, kubanga byonna by’akola bituufu, era amakubo ge ga bwenkanya,+ era kubanga asobola okutoowaza ab’amalala.”+
6 Kyokka ekisa eky’ensusso Katonda ky’alaga kye kisinga. N’olwekyo ekyawandiikibwa kigamba nti: “Katonda aziyiza ab’amalala,+ naye abeetoowaze abalaga ekisa eky’ensusso.”+