LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 10:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 “Yakuwa bw’alimaliriza omulimu gwe gwonna ku Lusozi Sayuuni ne mu Yerusaalemi, alibonereza* kabaka wa Bwasuli olw’omutima gwe omunyoomi, n’olw’entunula ye ey’amalala era ey’okwegulumiza.+

  • Nakkumu 3:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 Ggwe kabaka wa Bwasuli, abasumba bo babongoota,

      Abakungu bo basigala mu mayumba gaabwe.

      Abantu bo basaasaanidde ku nsozi,

      Era tewali abakuŋŋaanya.+

  • Zeffaniya 2:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Aligolola omukono gwe okwolekera ebukiikakkono n’azikiriza Bwasuli.

      Nineeve alikifuula matongo,+ kirifuuka kikalu ng’eddungu.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share