Isaaya 23:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Obubaka obukwata ku Ttuulo:+ Mukube ebiwoobe, mmwe ebyombo by’e Talusiisi!+ Kubanga omwalo gusaanyiziddwawo; tekikyasoboka kuguyingira. Kino kibabikkuliddwa okuva mu nsi ya Kittimu.+
23 Obubaka obukwata ku Ttuulo:+ Mukube ebiwoobe, mmwe ebyombo by’e Talusiisi!+ Kubanga omwalo gusaanyiziddwawo; tekikyasoboka kuguyingira. Kino kibabikkuliddwa okuva mu nsi ya Kittimu.+