Isaaya 60:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Mu kiseera ekyo oliraba n’osanyuka,+Era omutima gwo gulijaganya era gulijjula essanyu,Kubanga eby’obugagga eby’omu nnyanja birireetebwa gy’oli;Eby’obugagga by’amawanga birijja gy’oli.+
5 Mu kiseera ekyo oliraba n’osanyuka,+Era omutima gwo gulijaganya era gulijjula essanyu,Kubanga eby’obugagga eby’omu nnyanja birireetebwa gy’oli;Eby’obugagga by’amawanga birijja gy’oli.+