LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Bassekabaka 23:27
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 27 Yakuwa yagamba nti: “Ne Yuda nja kugiggyawo mu maaso gange+ nga bwe nnaggyawo Isirayiri;+ nja kwesamba ekibuga kino Yerusaalemi kye nnalonda, era n’ennyumba gye nnayogerako nti, ‘Erinnya lyange linaabeeranga omwo.’”+

  • 2 Bassekabaka 24:3, 4
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Mazima ddala Yakuwa ye yalagira kibe bwe kityo ku Yuda, alyoke abaggye mu maaso ge+ olw’ebibi byonna Manase bye yakola,+ 4 n’olw’omusaayi gw’abantu abataaliko musango Manase gwe yayiwa,+ kubanga yali ajjuzizza Yerusaalemi omusaayi gw’abantu abataaliko musango, era Yakuwa teyali mwetegefu kusonyiwa.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share