LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Bassekabaka 11:9, 10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 Yakuwa yasunguwalira Sulemaani kubanga omutima gwe gwali guvudde ku Yakuwa Katonda wa Isirayiri,+ eyamulabikira emirundi ebiri,+ 10 era eyali yamulabula obutasinza bakatonda balala.+ Naye teyakola ekyo Yakuwa kye yali amulagidde.

  • 2 Bassekabaka 23:26
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 26 Naye Yakuwa yasigala akyasunguwalidde nnyo Yuda olw’ebintu ebibi byonna Manase bye yakola okumunyiiza.+

  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 10:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Bw’atyo Sawulo n’afa olw’obutaba mwesigwa eri Yakuwa, kubanga teyagondera kigambo kya Yakuwa+ era yeebuuza ne ku mulubaale+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share