LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 30:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Yakuwa Katonda wo alikomyawo abawambe bo+ n’akusaasira+ era n’akukuŋŋaanya okuva mu mawanga gonna Yakuwa Katonda wo gy’aliba akusaasaanyirizza.+

  • Yeremiya 29:14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 Nja kubaleka munzuule,’+ Yakuwa bw’agamba. ‘Nja kukuŋŋaanya abantu bammwe abaawambibwa, era nja kubakuŋŋaanya mmwe mbaggye mu mawanga gonna ne mu bifo gye nnabasaasaanyiza,’+ Yakuwa bw’agamba. ‘Nja kubakomyawo mu kifo gye nnabaggya okubatwala mu buwaŋŋanguse.’+

  • Ezeekyeri 37:21
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 21 “Oluvannyuma ojja kubagamba nti, ‘Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Nja kuggya Abayisirayiri mu mawanga gye baagenda, era nja kubakuŋŋaanya okuva ku buli luuyi, mbakomyewo mu nsi yaabwe.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share