LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 23:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 “Nja kukuŋŋaanya endiga zange ezisigaddewo okuva mu nsi zonna gye nnazisaasaanyiza,+ era nja kuzikomyawo mu ddundiro lyazo,+ era zijja kuzaala, zaale.+

  • Yeremiya 23:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 6 Mu nnaku ze Yuda erirokolebwa,+ era Isirayiri eriba mu mirembe.+ Lino lye linnya ly’aliyitibwa: Yakuwa Bwe Butuukirivu Bwaffe.”+

  • Yeremiya 33:16
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 16 Mu nnaku ezo Yuda erirokolebwa,+ era ekibuga Yerusaalemi kiriba mu mirembe.+ Lino lye linnya lye kiriyitibwa: Yakuwa Bwe Butuukirivu Bwaffe.’”+

  • Ezeekyeri 34:25
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 25 “‘“Nja kukola nazo endagaano ey’emirembe,+ era ensi nja kugimalamu ensolo enkambwe,+ endiga zange zisobolenga okubeera mu ddungu nga tewali kye zitya era zeebake mu bibira.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share