Yeremiya 31:33 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 33 “Eno ye ndagaano gye ndikola n’ennyumba ya Isirayiri oluvannyuma lw’ennaku ezo,” Yakuwa bw’agamba. “Nditeeka amateeka gange munda mu bo,+ era ndigawandiika ku mitima gyabwe.+ Ndibeera Katonda waabwe era nabo baliba bantu bange.”+ Mikka 4:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Buli ggwanga linaatambuliranga mu linnya lya katonda waalyo,Naye ffe tunaatambuliranga mu linnya lya Yakuwa Katonda waffe+ emirembe n’emirembe.
33 “Eno ye ndagaano gye ndikola n’ennyumba ya Isirayiri oluvannyuma lw’ennaku ezo,” Yakuwa bw’agamba. “Nditeeka amateeka gange munda mu bo,+ era ndigawandiika ku mitima gyabwe.+ Ndibeera Katonda waabwe era nabo baliba bantu bange.”+
5 Buli ggwanga linaatambuliranga mu linnya lya katonda waalyo,Naye ffe tunaatambuliranga mu linnya lya Yakuwa Katonda waffe+ emirembe n’emirembe.