2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 36:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Zeddeekiya+ yatandika okufuga ng’alina emyaka 21 era yafugira mu Yerusaalemi emyaka 11.+ Yeremiya 37:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 37 Awo Kabaka Zeddeekiya+ mutabani wa Yosiya n’atandika okufuga mu kifo kya Koniya*+ mutabani wa Yekoyakimu, kubanga Kabaka Nebukadduneeza* owa Babulooni yamufuula kabaka mu nsi ya Yuda.+
37 Awo Kabaka Zeddeekiya+ mutabani wa Yosiya n’atandika okufuga mu kifo kya Koniya*+ mutabani wa Yekoyakimu, kubanga Kabaka Nebukadduneeza* owa Babulooni yamufuula kabaka mu nsi ya Yuda.+