LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 21:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 “‘“Ekibuga kino nkyesambye, era kijja kutuukibwako bibi so si birungi,”+ Yakuwa bw’agamba. “Kijja kuweebwayo mu mukono gwa kabaka wa Babulooni,+ era ajja kukyokya omuliro.”+

  • Yeremiya 32:28, 29
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 28 Kale bw’ati Yakuwa bw’agamba, ‘Laba mpaayo ekibuga kino eri Abakaludaaya ne mu mukono gwa Kabaka Nebukadduneeza* owa Babulooni, era ajja kukiwamba.+ 29 Ate era Abakaludaaya abalwanyisa ekibuga kino bajja kujja bakikumeko omuliro bakyokye+ awamu n’ennyumba ez’obusolya abantu kwe baaweerangayo ssaddaaka eri Bbaali, era kwe baaweerangayo ebiweebwayo eby’eby’okunywa eri bakatonda abalala okunnyiiza.’+

  • Yeremiya 39:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 8 Abakaludaaya ne bookya ennyumba ya* kabaka n’amayumba g’abantu,+ era ne bamenya bbugwe wa Yerusaalemi.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share