-
Yeremiya 7:1, 2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
7 Awo Yakuwa n’ayogera ne Yeremiya n’amugamba nti: 2 “Yimirira mu mulyango gw’ennyumba ya Yakuwa olangirire obubaka buno, ‘Muwulire ekigambo kya Yakuwa mmwe mmwenna abantu b’omu Yuda abayingira mu miryango gino okuvunnamira Yakuwa.
-