-
Yeremiya 2:14Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
14 ‘Isirayiri muweereza oba muddu eyazaalibwa mu maka?
Kati olwo lwaki alekeddwa okunyagibwa?
-
-
Ezeekyeri 30:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Misiri ejja kulumbibwa n’ekitala, era Esiyopiya ejja kutya nnyo abantu bwe banattibwa mu Misiri;
Obugagga bwayo butwaliddwa, era emisingi gyayo gimenyeddwa.+
-