Danyeri 2:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Akyusa ebiseera n’ebiro,+Aggyawo bakabaka era ateekawo bakabaka,+Awa ab’amagezi amagezi, n’abategeevu n’abawa okumanya.+ Danyeri 5:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Ai kabaka, Katonda Asingayo Okuba Waggulu yawa kitaawo Nebukadduneeza obwakabaka, n’obukulu, n’ekitiibwa.+
21 Akyusa ebiseera n’ebiro,+Aggyawo bakabaka era ateekawo bakabaka,+Awa ab’amagezi amagezi, n’abategeevu n’abawa okumanya.+
18 Ai kabaka, Katonda Asingayo Okuba Waggulu yawa kitaawo Nebukadduneeza obwakabaka, n’obukulu, n’ekitiibwa.+