Ezeekyeri 29:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Kale ndi mulabe wo ggwe n’omugga gwo Kiyira, era ensi ya Misiri nja kugifuula nkalu era matongo,+ okuva e Migudooli+ okutuuka e Seyene+ ne ku nsalo ya Esiyopiya. Ezeekyeri 30:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 “Bw’ati Yakuwa bw’agamba: ‘N’abo abayamba Misiri bajja kugwa,Era n’amaanyi ga Misiri ge yeenyumiririzaamu gajja kuggwaawo.’+ “‘Abantu bajja kuttibwa n’ekitala mu nsi okuva e Migudooli+ okutuuka e Seyene,’+ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna.
10 Kale ndi mulabe wo ggwe n’omugga gwo Kiyira, era ensi ya Misiri nja kugifuula nkalu era matongo,+ okuva e Migudooli+ okutuuka e Seyene+ ne ku nsalo ya Esiyopiya.
6 “Bw’ati Yakuwa bw’agamba: ‘N’abo abayamba Misiri bajja kugwa,Era n’amaanyi ga Misiri ge yeenyumiririzaamu gajja kuggwaawo.’+ “‘Abantu bajja kuttibwa n’ekitala mu nsi okuva e Migudooli+ okutuuka e Seyene,’+ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna.