-
Yeremiya 42:18Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
18 “Kubanga bw’ati Yakuwa ow’eggye Katonda wa Isirayiri bw’agamba: ‘Ng’obusungu bwange n’ekiruyi kyange bwe byafukibwa ku bantu b’omu Yerusaalemi,+ ekiruyi kyange bwe kityo bwe kinaafukibwa ku mmwe bwe munaagenda e Misiri; mujja kufuuka ekikolimo, ekintu eky’entiisa, ekikolimirwa, era ekivume,+ era temuliddamu kulaba kifo kino.’
-