-
Ekyamateeka 6:1, 2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 “Bino bye biragiro n’amateeka Yakuwa Katonda wammwe bye yampa okubayigiriza musobole okubikwata nga muli mu nsi gye mugenda okutwala nga musomose, 2 olyoke otye Yakuwa Katonda wo era okwatenga amateeka ge gonna n’ebiragiro bye byonna bye nkuwa (ggwe n’abaana bo ne bazzukulu bo),+ ennaku zonna ez’obulamu bwo, era olyoke owangaale.+
-