Yeremiya 7:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Abaana batyaba enku, bataata bakuma omuliro, abakyala bakanda eŋŋaano ey’okukola emigaati egy’okuwaayo eri Nnaabakyala w’Eggulu,*+ era bawaayo ebiweebwayo eby’eby’okunywa eri bakatonda abalala okunnyiiza.+
18 Abaana batyaba enku, bataata bakuma omuliro, abakyala bakanda eŋŋaano ey’okukola emigaati egy’okuwaayo eri Nnaabakyala w’Eggulu,*+ era bawaayo ebiweebwayo eby’eby’okunywa eri bakatonda abalala okunnyiiza.+