-
Ezeekyeri 20:39Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
39 “Mmwe ab’ennyumba ya Isirayiri, bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: ‘Buli omu ku mmwe agende aweereze ebifaananyi bye ebyenyinyaza.+ Naye oluvannyuma bwe mutampulirize, nja kubaabulira, era temujja kuddamu kuvvoola linnya lyange ettukuvu ne ssaddaaka zammwe era n’ebifaananyi byammwe ebyenyinyaza.’+
-