-
Ezeekyeri 27:2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
2 “Ggwe omwana w’omuntu, yimbira Ttuulo oluyimba olw’okukungubaga,+
-
-
Ezeekyeri 27:10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 Abasajja b’e Buperusi, n’ab’e Ludi, n’ab’e Puti+ be baali mu magye go, abasajja bo abalwanyi.
Baawanikanga mu ggwe engabo zaabwe ne sseppeewo zaabwe, era baakuweesanga ekitiibwa.
-