LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 43:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Ojja kubagamba nti, ‘Bw’ati Yakuwa ow’eggye Katonda wa Isirayiri bw’agamba: “Laba ntumya Nebukadduneeza* kabaka wa Babulooni omuweereza wange,+ era nja kuteeka entebe ye ey’obwakabaka ku mayinja gano ge nkwese, era ajja kusimba weema ye ey’obwakabaka ebikke ku mayinja gano.+

  • Ezeekyeri 29:19
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 “Kale bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba, ‘Nebukadduneeza* kabaka wa Babulooni+ ŋŋenda kumuwa ensi ya Misiri, era ajja kutwala eby’obugagga byayo era agiggyemu omunyago mungi; ebyo bye bijja okuba empeera y’eggye lye.’

  • Ezeekyeri 30:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 “Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: ‘Nja kukozesa Nebukadduneeza* kabaka wa Babulooni+ okuzikiriza abantu b’e Misiri.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share