44Awo ekigambo ne kijjira Yeremiya eri Abayudaaya bonna abaali babeera mu nsi ya Misiri,+ mu Migudooli,+ Tapanesi,+ Noofu,*+ ne mu Pasuloosi,+ nga kigamba nti:
10 Kale ndi mulabe wo ggwe n’omugga gwo Kiyira, era ensi ya Misiri nja kugifuula nkalu era matongo,+ okuva e Migudooli+ okutuuka e Seyene+ ne ku nsalo ya Esiyopiya.