-
Yeremiya 46:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 ‘Lwaki ndaba nga batidde nnyo?
Badda ennyuma, abalwanyi baabwe bawanguddwa.
Batidde ne babuna emiwabo, abalwanyi baabwe tebatunudde mabega.
Entiisa eri buli wamu,’ Yakuwa bw’agamba.
-
-
Yeremiya 46:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Lwaki abasajja bo ab’amaanyi bamaliddwawo?
Tebasobodde kwerwanako,
Olw’okuba Yakuwa abasindise ne bagwa.
-