-
Yeremiya 43:12, 13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 Nja kukuma omuliro ku nnyumba* za bakatonda b’e Misiri,+ era ajja kuzookya abatwale mu buwambe. Ajja kwambala ensi ya Misiri ng’omusumba bw’ayambala ekyambalo kye, era ajja kuvaayo mirembe.* 13 Ajja kumenyaamenya empagi z’e Besu-semesi* mu nsi ya Misiri, era ajja kwokya ennyumba* za bakatonda b’e Misiri omuliro.”’”
-