Okubala 32:37 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 37 N’abaana ba Lewubeeni ne bazimba Kesuboni+ ne Ereyale+ ne Kiriyasayimu,+ Isaaya 16:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Ennimiro z’emizabbibu ez’e Kesuboni+ zikaze,Omuzabbibu gw’e Sibima,+Abafuzi b’amawanga balinnyiridde amatabi gaagwo amamyufu;* Gaali gatuuse e Yazeri;+Gaali gatuuse mu ddungu. Emitunsi gyagwo gyalanda ne gituuka ku nnyanja.
8 Ennimiro z’emizabbibu ez’e Kesuboni+ zikaze,Omuzabbibu gw’e Sibima,+Abafuzi b’amawanga balinnyiridde amatabi gaagwo amamyufu;* Gaali gatuuse e Yazeri;+Gaali gatuuse mu ddungu. Emitunsi gyagwo gyalanda ne gituuka ku nnyanja.