2 Bassekabaka 19:35 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 35 Ekiro ekyo malayika wa Yakuwa n’agenda mu lusiisira lw’Abaasuli n’atta abasajja 185,000.+ Abantu bwe baazuukuka ku makya, ne balaba emirambo gyabwe gyonna.+ Isaaya 14:25 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 25 Ndimenyeramenyera Omwasuli mu nsi yange,Era ndimulinnyirira ku nsozi zange.+ Ekikoligo kye kiriggibwa ku bantu bange,N’omugugu gwe guliggibwa ku bibegaabega byabwe.”+ Zeffaniya 2:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Aligolola omukono gwe okwolekera ebukiikakkono n’azikiriza Bwasuli. Nineeve alikifuula matongo,+ kirifuuka kikalu ng’eddungu.
35 Ekiro ekyo malayika wa Yakuwa n’agenda mu lusiisira lw’Abaasuli n’atta abasajja 185,000.+ Abantu bwe baazuukuka ku makya, ne balaba emirambo gyabwe gyonna.+
25 Ndimenyeramenyera Omwasuli mu nsi yange,Era ndimulinnyirira ku nsozi zange.+ Ekikoligo kye kiriggibwa ku bantu bange,N’omugugu gwe guliggibwa ku bibegaabega byabwe.”+
13 Aligolola omukono gwe okwolekera ebukiikakkono n’azikiriza Bwasuli. Nineeve alikifuula matongo,+ kirifuuka kikalu ng’eddungu.