-
Yeremiya 51:41Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
Babulooni efuuse ekintu eky’entiisa mu mawanga!
-
-
Okubikkulirwa 18:15, 16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 “Abasuubuzi abaatundanga ebintu ebyo, be kyagaggawaza, baliyimirira wala olw’okutya okubonyaabonyezebwa kwakyo, era balikaaba ne bakungubaga, 16 nga bagamba nti, ‘Kitalo nnyo, kitalo nnyo, ekibuga ekinene, ekyambadde olugoye olwa kitaani olulungi, n’olwa kakobe, n’olumyufu, era ekyetonyeetonye ne zzaabu n’amayinja ag’omuwendo ne luulu,+
-