-
Yeremiya 14:22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 Ebifaananyi by’ab’amawanga ebitalina mugaso bisobola okutonnyesa enkuba?
Oba eggulu lisobola okutonnyesa enkuba ku bwalyo?
Ggwe wekka asobola okukikola, Ai Yakuwa Katonda waffe.+
Essuubi lyaffe liri mu ggwe,
Kubanga ggwe wekka akoze ebintu ebyo byonna.
-