Isaaya 13:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 “Muwanike akabonero*+ ku lusozi olw’enjazi enjereere. Mubakoowoole, mubawuubire emikono,Bayingire mu miryango gy’abakungu. Yeremiya 51:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Muwanike akabonero*+ mwolekere bbugwe wa Babulooni. Munyweze obukuumi, muteekeewo abakuumi. Muteeketeeke abateezi. Kubanga Yakuwa akoze enteekateeka,Era ajja kutuukiriza bye yagamba okukola ababeera mu Babulooni.”+
2 “Muwanike akabonero*+ ku lusozi olw’enjazi enjereere. Mubakoowoole, mubawuubire emikono,Bayingire mu miryango gy’abakungu.
12 Muwanike akabonero*+ mwolekere bbugwe wa Babulooni. Munyweze obukuumi, muteekeewo abakuumi. Muteeketeeke abateezi. Kubanga Yakuwa akoze enteekateeka,Era ajja kutuukiriza bye yagamba okukola ababeera mu Babulooni.”+