Isaaya 13:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Ndibawendulira Abameedi,+Abatwala ffeeza ng’ekintu ekitaliimuEra abatasanyukira zzaabu. Danyeri 5:30, 31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Mu kiro ekyo kyennyini, Berusazza, kabaka Omukaludaaya, yattibwa,+ 31 era Daliyo+ Omumeedi n’aweebwa obwakabaka; yalina emyaka nga 62.
30 Mu kiro ekyo kyennyini, Berusazza, kabaka Omukaludaaya, yattibwa,+ 31 era Daliyo+ Omumeedi n’aweebwa obwakabaka; yalina emyaka nga 62.