-
Isaaya 13:22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 Ensolo eziwoowoola ziriwoowoolera mu minaala gyakyo,
N’ebibe biriwoowoolera mu mbiri zaakyo ennungi.
Ekiseera kyakyo kinaatera okutuuka, era ennaku zaakyo tezijja kwongezebwayo.”+
-